Sura Al-A'raf 7:82
وَمَا كَانَ جَوَابَ قَوۡمِهِۦٓ إِلَّآ أَن قَالُوٓاْ أَخۡرِجُوهُم مِّن قَرۡيَتِكُمۡۖ إِنَّهُمۡ أُنَاسٞ يَتَطَهَّرُونَ ﴿٨٢﴾
◉
Okuvvuunula
Tekwali okwanukula kw’a bantube okugyako, okuba nga baagamba nti, (abo) mubafulumye mu nsi ya mmwe, anti bo bantu abeetwala okuba nti bayonjo.