Sura Al-Baqarah 2:107
أَلَمۡ تَعۡلَمۡ أَنَّ ٱللَّهَ لَهُۥ مُلۡكُ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِۗ وَمَا لَكُم مِّن دُونِ ٱللَّهِ مِن وَلِيّٖ وَلَا نَصِيرٍ ﴿١٠٧﴾
◉
Okuvvuunula
Abaffe tomanyi nti mazima ddala obufuzi bw'eggulu (omusanvu) n'ensi bwa Katonda, era nga temulinaayo mukuumi yenna wadde omutaasa atali ye.