Sura Az-Zumar 39:41
إِنَّآ أَنزَلۡنَا عَلَيۡكَ ٱلۡكِتَٰبَ لِلنَّاسِ بِٱلۡحَقِّۖ فَمَنِ ٱهۡتَدَىٰ فَلِنَفۡسِهِۦۖ وَمَن ضَلَّ فَإِنَّمَا يَضِلُّ عَلَيۡهَاۖ وَمَآ أَنتَ عَلَيۡهِم بِوَكِيلٍ ﴿٤١﴾
◉
Okuvvuunula
Mazima ffe twassa ku ggwe ekitabo eky'amazima nga kya bantu bonna oyo alungama aba yeerungamidde, ate oyo abula, ekibi ky'okubulakwe kidda gyali, era ggwe toli mukuumi ku bo.