Sura Az-Zumar 39:22
أَفَمَن شَرَحَ ٱللَّهُ صَدۡرَهُۥ لِلۡإِسۡلَٰمِ فَهُوَ عَلَىٰ نُورٖ مِّن رَّبِّهِۦۚ فَوَيۡلٞ لِّلۡقَٰسِيَةِ قُلُوبُهُم مِّن ذِكۡرِ ٱللَّهِۚ أُوْلَـٰٓئِكَ فِي ضَلَٰلٖ مُّبِينٍ ﴿٢٢﴾
◉
Okuvvuunula
Abaffe oyo Katonda gwayanjululiza obusiraamu ekifuba kye, olwo nno yye naaba nga ali ku kitangaala ekiva eri Mukama omulabirizi we (afaanana n'oyo alina omutima omukakanyavu!) okubonaabona kuli kwabo abakakanyavu b’emitima gyabwe egiva ku kutendereza Katonda, abo bali mu bubuze obw'olwatu.