Sura Az-Zumar 39:46
قُلِ ٱللَّهُمَّ فَاطِرَ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِ عَٰلِمَ ٱلۡغَيۡبِ وَٱلشَّهَٰدَةِ أَنتَ تَحۡكُمُ بَيۡنَ عِبَادِكَ فِي مَا كَانُواْ فِيهِ يَخۡتَلِفُونَ ﴿٤٦﴾
◉
Okuvvuunula
Gamba nti ayi Mukama omutonzi w'eggulu omusanvu n'ensi, omumanyi w'ebikusike n'ebirabwako, ggwe oliramula wakati wa baddu bo mu ebyo bye baali baawukanamu.