Sura Al-Ma'idah 5:40
أَلَمۡ تَعۡلَمۡ أَنَّ ٱللَّهَ لَهُۥ مُلۡكُ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِ يُعَذِّبُ مَن يَشَآءُ وَيَغۡفِرُ لِمَن يَشَآءُۗ وَٱللَّهُ عَلَىٰ كُلِّ شَيۡءٖ قَدِيرٞ ﴿٤٠﴾
◉
Okuvvuunula
Tomanyi nti mazima ddala obufuzi bweggulu omusanvu ne nsi bwa Katonda, abonereza gwaba ayagadde ate naasonyiwa gwaba ayagadde, bulijjo Katonda muyinza ku buli kintu kyonna.