Sura Al-Ma'idah 5:7
وَٱذۡكُرُواْ نِعۡمَةَ ٱللَّهِ عَلَيۡكُمۡ وَمِيثَٰقَهُ ٱلَّذِي وَاثَقَكُم بِهِۦٓ إِذۡ قُلۡتُمۡ سَمِعۡنَا وَأَطَعۡنَاۖ وَٱتَّقُواْ ٱللَّهَۚ إِنَّ ٱللَّهَ عَلِيمُۢ بِذَاتِ ٱلصُّدُورِ ﴿٧﴾
◉
Okuvvuunula
Era mujjukire e kyengera kya Katonda kyeyabawa n'endagaanoye gyeyabakozesa bwemwagamba nti tuwulidde era tugonze. Era mutye Katonda, anti mazima Katonda amanyidde ddala ebyo ebiri mu bifuba.