Sura Al-Mumtahanah 60:3
لَن تَنفَعَكُمۡ أَرۡحَامُكُمۡ وَلَآ أَوۡلَٰدُكُمۡۚ يَوۡمَ ٱلۡقِيَٰمَةِ يَفۡصِلُ بَيۡنَكُمۡۚ وَٱللَّهُ بِمَا تَعۡمَلُونَ بَصِيرٞ ﴿٣﴾
◉
Okuvvuunula
Enganda zammwe wadde abaana ba mmwe tebagenda kubagasa ku lunaku lw'enkomerero. Katonda agenda kulamula wakati wa mmwe, anti Katonda alabira ddala ebyo bye mukola.