Sura Al-A'raf 7:72
فَأَنجَيۡنَٰهُ وَٱلَّذِينَ مَعَهُۥ بِرَحۡمَةٖ مِّنَّا وَقَطَعۡنَا دَابِرَ ٱلَّذِينَ كَذَّبُواْ بِـَٔايَٰتِنَاۖ وَمَا كَانُواْ مُؤۡمِنِينَ ﴿٧٢﴾
◉
Okuvvuunula
Netumuwonya n'abo abaali naye olw'okusaasira kwaffe, twaggyirawo ddala e mirandira gyabo abaalimbisa e bigambo byaffe, era tebabeerangako mu bakkiriza.