Sura At-Tawbah 9:93
۞إِنَّمَا ٱلسَّبِيلُ عَلَى ٱلَّذِينَ يَسۡتَـٔۡذِنُونَكَ وَهُمۡ أَغۡنِيَآءُۚ رَضُواْ بِأَن يَكُونُواْ مَعَ ٱلۡخَوَالِفِ وَطَبَعَ ٱللَّهُ عَلَىٰ قُلُوبِهِمۡ فَهُمۡ لَا يَعۡلَمُونَ ﴿٩٣﴾
◉
Okuvvuunula
Mazima okuvunaana, kubeera kw'abo abaakusaba obutagenda ate nga bagagga, baasalawo babe naabo abasigadde, Katonda nassa e nvumbo ku mitima gyabwe, tebayinza kumanya (nsonga ntuufu).