Sura Al-Baqarah 2:188
وَلَا تَأۡكُلُوٓاْ أَمۡوَٰلَكُم بَيۡنَكُم بِٱلۡبَٰطِلِ وَتُدۡلُواْ بِهَآ إِلَى ٱلۡحُكَّامِ لِتَأۡكُلُواْ فَرِيقٗا مِّنۡ أَمۡوَٰلِ ٱلنَّاسِ بِٱلۡإِثۡمِ وَأَنتُمۡ تَعۡلَمُونَ ﴿١٨٨﴾
◉
Okuvvuunula
Temulyanga emmaali yammwe mu bulyazaamaanyi mu nkolagana wakati wa mmwe, ne mutuuka n'okugitwala eri abafuzi musobole okulya ekitundu ku bintu by'abantu mu kibi, ate nga mumanyi.