Sura Fussilat 41:43
مَّا يُقَالُ لَكَ إِلَّا مَا قَدۡ قِيلَ لِلرُّسُلِ مِن قَبۡلِكَۚ إِنَّ رَبَّكَ لَذُو مَغۡفِرَةٖ وَذُو عِقَابٍ أَلِيمٖ ﴿٤٣﴾
◉
Okuvvuunula
Ggwe (Muhammad) tewali bikugambwa okugyako nga bya gambwa dda ababaka abakukulembera. Mazima Mukama omulabiriziwo ye nannyini kusonyiwa era ye nannyini bibonerezo ebiruma.