quranm◉

Surah Ar-Rahman transliteration

◉ Sura · ∞

55:1

ٱلرَّحۡمَٰنُ ﴿1﴾

Transliteration: Alrrahmanu

Translation: (Katonda) omusaasizi ennyo.

55:2

عَلَّمَ ٱلۡقُرۡءَانَ ﴿2﴾

Transliteration: AAallama alqurana

Translation: Yayigiriza (omuntu) Kur’ani.

55:3

خَلَقَ ٱلۡإِنسَٰنَ ﴿3﴾

Transliteration: Khalaqa alinsana

Translation: Yatonda omuntu.

55:4

عَلَّمَهُ ٱلۡبَيَانَ ﴿4﴾

Transliteration: AAallamahu albayana

Translation: Yamuyizigiriza okunnyonnyola.

55:5

ٱلشَّمۡسُ وَٱلۡقَمَرُ بِحُسۡبَانٖ ﴿5﴾

Transliteration: Alshshamsu waalqamaru bihusbanin

Translation: Enjuba n’omwezi bitambulira ku nteekateeka (eyabiweebwa).

55:6

وَٱلنَّجۡمُ وَٱلشَّجَرُ يَسۡجُدَانِ ﴿6﴾

Transliteration: Waalnnajmu waalshshajaru yasjudani

Translation: Ebiddo n’emiti (bivunnama nga bisinza Katonda).

55:7

وَٱلسَّمَآءَ رَفَعَهَا وَوَضَعَ ٱلۡمِيزَانَ ﴿7﴾

Transliteration: Waalssamaa rafaAAaha wawadaAAa almeezana

Translation: Era eggulu yalisitula era nassaawo obwenkanya.

55:8

أَلَّا تَطۡغَوۡاْ فِي ٱلۡمِيزَانِ ﴿8﴾

Transliteration: Alla tatghaw fee almeezani

Translation: Mube nga temusukka ebipimo (mu kutuukiriza obwenkanya).

55:9

وَأَقِيمُواْ ٱلۡوَزۡنَ بِٱلۡقِسۡطِ وَلَا تُخۡسِرُواْ ٱلۡمِيزَانَ ﴿9﴾

Transliteration: Waaqeemoo alwazna bialqisti wala tukhsiroo almeezana

Translation: Era muyirizeewo ebipimo mu bwenkanya era temukendezanga minzane.

55:10

وَٱلۡأَرۡضَ وَضَعَهَا لِلۡأَنَامِ ﴿10﴾

Transliteration: Waalarda wadaAAaha lilanami

Translation: N'ensi yagiteerawo ebitonde.

55:11

فِيهَا فَٰكِهَةٞ وَٱلنَّخۡلُ ذَاتُ ٱلۡأَكۡمَامِ ﴿11﴾

Transliteration: Feeha fakihatun waalnnakhlu thatu alakmami

Translation: Nga erimu ebibalo n’emitende egirina ebirimba.

55:12

وَٱلۡحَبُّ ذُو ٱلۡعَصۡفِ وَٱلرَّيۡحَانُ ﴿12﴾

Transliteration: Waalhabbu thoo alAAasfi waalrrayhani

Translation: N'ebimera ebye mpeke eziri mu bikuta n’ebimera ebya kawoowo.

55:13

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿13﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:14

خَلَقَ ٱلۡإِنسَٰنَ مِن صَلۡصَٰلٖ كَٱلۡفَخَّارِ ﴿14﴾

Transliteration: Khalaqa alinsana min salsalin kaalfakhkhari

Translation: Yatonda omuntu mu bumba eggumu eriringa ejjokye.

55:15

وَخَلَقَ ٱلۡجَآنَّ مِن مَّارِجٖ مِّن نَّارٖ ﴿15﴾

Transliteration: Wakhalaqa aljanna min marijin min narin

Translation: Ate naatonda amajinni mu bitawuliro by’omuliro.

55:16

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿16﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:17

رَبُّ ٱلۡمَشۡرِقَيۡنِ وَرَبُّ ٱلۡمَغۡرِبَيۡنِ ﴿17﴾

Transliteration: Rabbu almashriqayni warabbu almaghribayni

Translation: Mukama omulabirizi w’o buvanjuba bwombi, era Mukama omulabirizi w'obugwanjuba bwombi.

55:18

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿18﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:19

مَرَجَ ٱلۡبَحۡرَيۡنِ يَلۡتَقِيَانِ ﴿19﴾

Transliteration: Maraja albahrayni yaltaqiyani

Translation: Yagatta enyanja ebbiri (ez’amazzi agenjawulo aganyweka na gatanyweka) zesisinkana.

55:20

بَيۡنَهُمَا بَرۡزَخٞ لَّا يَبۡغِيَانِ ﴿20﴾

Transliteration: Baynahuma barzakhun la yabghiyani

Translation: Wakati wa zombi waliwo ekyawula, tezigenda kwetabula.

55:21

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿21﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:22

يَخۡرُجُ مِنۡهُمَا ٱللُّؤۡلُؤُ وَٱلۡمَرۡجَانُ ﴿22﴾

Transliteration: Yakhruju minhuma alluluo waalmarjanu

Translation: Ate nga mu zombi mwe muva Luulu ne Marijaani (amayinja ag’omuwendo).

55:23

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿23﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:24

وَلَهُ ٱلۡجَوَارِ ٱلۡمُنشَـَٔاتُ فِي ٱلۡبَحۡرِ كَٱلۡأَعۡلَٰمِ ﴿24﴾

Transliteration: Walahu aljawari almunshaatu fee albahri kaalaAAlami

Translation: Era gatambula ku lwo buyinza bwe amaato agakolwa ku lwo kutambulira ku nyanja nga galinga ensozi.

55:25

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿25﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:26

كُلُّ مَنۡ عَلَيۡهَا فَانٖ ﴿26﴾

Transliteration: Kullu man AAalayha fanin

Translation: Buli kyonna ekigiriko (ensi) kya kuggwawo.

55:27

وَيَبۡقَىٰ وَجۡهُ رَبِّكَ ذُو ٱلۡجَلَٰلِ وَٱلۡإِكۡرَامِ ﴿27﴾

Transliteration: Wayabqa wajhu rabbika thoo aljalali waalikrami

Translation: Olwo nno wasigalewo obwennyini bwa Mukama omulabirizi wo, nannyini kugulumizibwa era nannyini kitiibwa.

55:28

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿28﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:29

يَسۡـَٔلُهُۥ مَن فِي ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِۚ كُلَّ يَوۡمٍ هُوَ فِي شَأۡنٖ ﴿29﴾

Transliteration: Yasaluhu man fee alssamawati waalardi kulla yawmin huwa fee shanin

Translation: Bimusaba ebyo ebiri mu ggulu omusanvu n'ensi (naye nga) buli lunaku aba ku ngeri ndala (mu kugera kwe).

55:30

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿30﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:31

سَنَفۡرُغُ لَكُمۡ أَيُّهَ ٱلثَّقَلَانِ ﴿31﴾

Transliteration: Sanafrughu lakum ayyuha alththaqalani

Translation: Tujja kubateerawo ekiseera abange mmwe ebitonde ebizito ebibiri (amajinni n’abantu, ekiseera ekyo mwe tulibalira buli omu).

55:32

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿32﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:33

يَٰمَعۡشَرَ ٱلۡجِنِّ وَٱلۡإِنسِ إِنِ ٱسۡتَطَعۡتُمۡ أَن تَنفُذُواْ مِنۡ أَقۡطَارِ ٱلسَّمَٰوَٰتِ وَٱلۡأَرۡضِ فَٱنفُذُواْۚ لَا تَنفُذُونَ إِلَّا بِسُلۡطَٰنٖ ﴿33﴾

Transliteration: Ya maAAshara aljinni waalinsi ini istataAAtum an tanfuthoo min aqtari alssamawati waalardi faonfuthoo la tanfuthoona illa bisultanin

Translation: Abange mmwe ab'oluse lwa majinni n’oluse lwa bantu, bwe muba musobola okuyita mu bitundu bye ggulu omusanvu n'ensi (mube nga mudduka ku Katonda) kale muyitemu (naye) temuyinza kuyitamu okugyako nga mulina obusobozi.

55:34

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿34﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:35

يُرۡسَلُ عَلَيۡكُمَا شُوَاظٞ مِّن نَّارٖ وَنُحَاسٞ فَلَا تَنتَصِرَانِ ﴿35﴾

Transliteration: Yursalu AAalaykuma shuwathun min narin wanuhasun fala tantasirani

Translation: Musindikirwa mwe ab'emirundi ebiri (amajinni n’abantu) ebitawuliro byomuliro, n’ekikomo ekisaanuuse (naye temusobola kwetaasa).

55:36

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿36﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:37

فَإِذَا ٱنشَقَّتِ ٱلسَّمَآءُ فَكَانَتۡ وَرۡدَةٗ كَٱلدِّهَانِ ﴿37﴾

Transliteration: Faitha inshaqqati alssamao fakanat wardatan kaalddihani

Translation: Olwo nno eggulu bwe liribajjuka nerirabika nga ekimuli ekimyufu (olwamaanyi g’omuliro) neriba nga omuzigo omusanuuse.

55:38

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿38﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:39

فَيَوۡمَئِذٖ لَّا يُسۡـَٔلُ عَن ذَنۢبِهِۦٓ إِنسٞ وَلَا جَآنّٞ ﴿39﴾

Transliteration: Fayawmaithin la yusalu AAan thanbihi insun wala jannun

Translation: Ku lunaku olwo ekibi omuntu (kye yakola) tekigenda kubuuzibwa muntu mulala oba ejinni.

55:40

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿40﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:41

يُعۡرَفُ ٱلۡمُجۡرِمُونَ بِسِيمَٰهُمۡ فَيُؤۡخَذُ بِٱلنَّوَٰصِي وَٱلۡأَقۡدَامِ ﴿41﴾

Transliteration: YuAArafu almujrimoona biseemahum fayukhathu bialnnawasee waalaqdami

Translation: Abonoonyi balimanyibwa olwobubonero bwabwe, olwo nno nebakwatibwa ku nviiri z’o mu buwompo n’ebigere (nebamenyebwamu nebakasukwa mu muliro).

55:42

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿42﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:43

هَٰذِهِۦ جَهَنَّمُ ٱلَّتِي يُكَذِّبُ بِهَا ٱلۡمُجۡرِمُونَ ﴿43﴾

Transliteration: Hathihi jahannamu allatee yukaththibu biha almujrimoona

Translation: Baligamba nti guno gwe muliro Jahannama abonoonyi gwe baali balimbisa.

55:44

يَطُوفُونَ بَيۡنَهَا وَبَيۡنَ حَمِيمٍ ءَانٖ ﴿44﴾

Transliteration: Yatoofoona baynaha wabayna hameemin anin

Translation: Bagenda kwetoloolera wakati waagwo ne wakati w'olwegye oluyitirivu lwokwokya.

55:45

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿45﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:46

وَلِمَنۡ خَافَ مَقَامَ رَبِّهِۦ جَنَّتَانِ ﴿46﴾

Transliteration: Waliman khafa maqama rabbihi jannatani

Translation: Era oyo eyatya okuyimirira mu kifo kya Mukama omulabirizi we alina e jjana bbiri.

55:47

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿47﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:48

ذَوَاتَآ أَفۡنَانٖ ﴿48﴾

Transliteration: Thawata afnanin

Translation: Ezirimu amatabi agalanda.

55:49

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿49﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:50

فِيهِمَا عَيۡنَانِ تَجۡرِيَانِ ﴿50﴾

Transliteration: Feehima AAaynani tajriyani

Translation: Mu zombi (e jjana) mulimu ensulo bbiri ezikulukuta.

55:51

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿51﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:52

فِيهِمَا مِن كُلِّ فَٰكِهَةٖ زَوۡجَانِ ﴿52﴾

Transliteration: Feehima min kulli fakihatin zawjani

Translation: Mu zombi mulimu ku buli kika kya kibala emitindo ebiri ebiri.

55:53

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿53﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:54

مُتَّكِـِٔينَ عَلَىٰ فُرُشِۭ بَطَآئِنُهَا مِنۡ إِسۡتَبۡرَقٖۚ وَجَنَى ٱلۡجَنَّتَيۡنِ دَانٖ ﴿54﴾

Transliteration: Muttakieena AAala furushin batainuha min istabraqin wajana aljannatayni danin

Translation: (Abalibeeramu) baliba bagalamidde ku byaliiro, nga munda mwabyo mulimu Liiri omuzito, nga ne nimiro za jjana zombi ebibala byamwo bireebeeta (byangu bya kulaba era byangu bya kunoga).

55:55

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿55﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:56

فِيهِنَّ قَٰصِرَٰتُ ٱلطَّرۡفِ لَمۡ يَطۡمِثۡهُنَّ إِنسٞ قَبۡلَهُمۡ وَلَا جَآنّٞ ﴿56﴾

Transliteration: Feehinna qasiratu alttarfi lam yatmithhunna insun qablahum wala jannun

Translation: Mu zo (e jjana) mulimu abakyala abamaaso amakkakkamu (embeerera) nga tebakwatwangako muntu yenna wadde ejinni oluberyeberye lwabwe (abo abaliba babaweereddwa mu jjana).

55:57

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿57﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:58

كَأَنَّهُنَّ ٱلۡيَاقُوتُ وَٱلۡمَرۡجَانُ ﴿58﴾

Transliteration: Kaannahunna alyaqootu waalmarjanu

Translation: (Olwo bulungi bwabwe) baliba nga Yaakut ne Marijaan (amayinja ag’omuwendo).

55:59

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿59﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:60

هَلۡ جَزَآءُ ٱلۡإِحۡسَٰنِ إِلَّا ٱلۡإِحۡسَٰنُ ﴿60﴾

Transliteration: Hal jazao alihsani illa alihsanu

Translation: Abaffe empera y’okukola obulungi (eyinza okuba ekintu ekirala kyonna) okugyako okusasulwa obulungi.

55:61

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿61﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:62

وَمِن دُونِهِمَا جَنَّتَانِ ﴿62﴾

Transliteration: Wamin doonihima jannatani

Translation: Nga oggyeko ezo ebbiri baakufuna ate e jjana endala bbiri.

55:63

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿63﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:64

مُدۡهَآمَّتَانِ ﴿64﴾

Transliteration: Mudhammatani

Translation: Eza kiragala omukwafu.

55:65

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿65﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:66

فِيهِمَا عَيۡنَانِ نَضَّاخَتَانِ ﴿66﴾

Transliteration: Feehima AAaynani naddakhatani

Translation: Mu zombi mulimu ensulo bbiri ezifukumuka amazzi.

55:67

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿67﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:68

فِيهِمَا فَٰكِهَةٞ وَنَخۡلٞ وَرُمَّانٞ ﴿68﴾

Transliteration: Feehima fakihatun wanakhlun warummanun

Translation: Mu zombi mulimu ebibala n’emitende ne nkoma mawanga.

55:69

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿69﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:70

فِيهِنَّ خَيۡرَٰتٌ حِسَانٞ ﴿70﴾

Transliteration: Feehinna khayratun hisanun

Translation: Muzonna awamu zirimu abakyala abalungi be mpisa era abalungi mu ndabika.

55:71

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿71﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:72

حُورٞ مَّقۡصُورَٰتٞ فِي ٱلۡخِيَامِ ﴿72﴾

Transliteration: Hoorun maqsooratun fee alkhiyami

Translation: Ba nalulungi abatafulumafuluma mu weema.

55:73

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿73﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:74

لَمۡ يَطۡمِثۡهُنَّ إِنسٞ قَبۡلَهُمۡ وَلَا جَآنّٞ ﴿74﴾

Transliteration: Lam yatmithhunna insun qablahum wala jannun

Translation: Nga tebakwatwangako muntu yenna wadde ejinni oluberyeberye lwabwe, (abo abaliba babaweereddwa mu jjana).

55:75

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿75﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:76

مُتَّكِـِٔينَ عَلَىٰ رَفۡرَفٍ خُضۡرٖ وَعَبۡقَرِيٍّ حِسَانٖ ﴿76﴾

Transliteration: Muttakieena AAala rafrafin khudrin waAAabqariyyin hisanin

Translation: Baliba besigamye ku mitto egiriko ebibikka ebya kiragala ne byaliiro ebirungi ennyo.

55:77

فَبِأَيِّ ءَالَآءِ رَبِّكُمَا تُكَذِّبَانِ ﴿77﴾

Transliteration: Fabiayyi alai rabbikuma tukaththibani

Translation: Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

55:78

تَبَٰرَكَ ٱسۡمُ رَبِّكَ ذِي ٱلۡجَلَٰلِ وَٱلۡإِكۡرَامِ ﴿78﴾

Transliteration: Tabaraka ismu rabbika thee aljalali waalikrami

Translation: Sukkulumu erinnya lya Mukama omulabirizi wo nannyini kugulumizibwa n’okuweebwa ekitiibwa.

Transliteration source: English Transliteration by Tanzil. Used under Tanzil's non-commercial terms; see the source and latest updates at Tanzil. Tanzil translation download