quranm◉

Surah Ash-Sharh transliteration

◉ Sura · ∞

94:1

أَلَمۡ نَشۡرَحۡ لَكَ صَدۡرَكَ ﴿1﴾

Transliteration: Alam nashrah laka sadraka

Translation: Tetwakwanjululiza ekifubakyo (eri obwa Nabbi n’okumanya ebigambo eby’amagezi).

94:2

وَوَضَعۡنَا عَنكَ وِزۡرَكَ ﴿2﴾

Transliteration: WawadaAAna AAanka wizraka

Translation: Ne tukuwewulira obuzito obwakuliko.

94:3

ٱلَّذِيٓ أَنقَضَ ظَهۡرَكَ ﴿3﴾

Transliteration: Allathee anqada thahraka

Translation: Obuzito obwo obwalibadde bukubendula omugongo.

94:4

وَرَفَعۡنَا لَكَ ذِكۡرَكَ ﴿4﴾

Transliteration: WarafaAAna laka thikraka

Translation: Era ne tukuwa okwogerwako.

94:5

فَإِنَّ مَعَ ٱلۡعُسۡرِ يُسۡرًا ﴿5﴾

Transliteration: Fainna maAAa alAAusri yusran

Translation: (Kisaana kitegerekeke nti) mazima ddala buli awabeera obuzibu, wabaawo obwangu

94:6

إِنَّ مَعَ ٱلۡعُسۡرِ يُسۡرٗا ﴿6﴾

Transliteration: Inna maAAa alAAusri yusran

Translation: Mazima ddala buli awabeera obuzibu wabaawo obwangu.

94:7

فَإِذَا فَرَغۡتَ فَٱنصَبۡ ﴿7﴾

Transliteration: Faitha faraghta fainsab

Translation: Bwoba nga omaze okukola emirimu (egikuyimirizaawo ku nsi) olwo nno yimirira (osinze Katondawo).

94:8

وَإِلَىٰ رَبِّكَ فَٱرۡغَب ﴿8﴾

Transliteration: Waila rabbika fairghab

Translation: Era eri Omuleziwo Katonda, gy’oba oteeka e ssuubilyo lyonna.

Transliteration source: English Transliteration by Tanzil. Used under Tanzil's non-commercial terms; see the source and latest updates at Tanzil. Tanzil translation download