111:1تَبَّتۡ يَدَآ أَبِي لَهَبٖ وَتَبَّ ﴿1﴾تَبَّتۡ يَدَآ أَبِي لَهَبٖ وَتَبَّ
Transliteration: Tabbat yada abee lahabin watabba
Translation: Mu Hadith eri mu kitabo kya Bukhari Nabbi yagenda ku Batwhahu naakuba wuuli abantu bangi bajja nga balowooza nti waliyo ebya maguzi, Nabbi bweyatandika okubabuulira ebikwata ku Katonda, Abu Lahbi naakasuka e mikono nga bwagamba nti kino kyotukunganyirizza era kyotuyitidde? Zikirira. Katonda kwe kumwanukula mu ssura eno naagamba nti: (Gizikirire e mikono gya Abu Lahbi (gyawuuba), era ddala yenna yazikirira.
111:2مَآ أَغۡنَىٰ عَنۡهُ مَالُهُۥ وَمَا كَسَبَ ﴿2﴾مَآ أَغۡنَىٰ عَنۡهُ مَالُهُۥ وَمَا كَسَبَ
Transliteration: Ma aghna AAanhu maluhu wama kasaba
Translation: Eby'obugaggabwe tebimugasizza, wadde n’ebirala bye yafuna, (nga e kitiibwa).
111:3سَيَصۡلَىٰ نَارٗا ذَاتَ لَهَبٖ ﴿3﴾سَيَصۡلَىٰ نَارٗا ذَاتَ لَهَبٖ
Transliteration: Sayasla naran thata lahabin
Translation: Ajja kwesonseka mu muliro ogubumbujja.
111:4وَٱمۡرَأَتُهُۥ حَمَّالَةَ ٱلۡحَطَبِ ﴿4﴾وَٱمۡرَأَتُهُۥ حَمَّالَةَ ٱلۡحَطَبِ
Transliteration: Waimraatuhu hammalata alhatabi
Translation: Ne mukyalawe omwetissi w’enku (naye bwatyo).
111:5فِي جِيدِهَا حَبۡلٞ مِّن مَّسَدِۭ ﴿5﴾فِي جِيدِهَا حَبۡلٞ مِّن مَّسَدِۭ
Transliteration: Fee jeediha hablun min masadin
Translation: Nga mu nsingoye mulimu omuguwa omulange.
Transliteration source: English Transliteration by Tanzil. Used under Tanzil's non-commercial terms; see the source and latest updates at Tanzil. Tanzil translation download